Archives par catégorie : Luganda

Twitter Ejja Mu Lulimi Lwo

Okumala ebbanga ddene babadde mu lungereza na Lujapani. Kati Twitter etandise okunonya enzivunula ku mukutu gwabwe. Bagenda kutandika n’olugirimaani, Olusipaana, Olufaransa wamu n’oluyitale. Omukutu gwa ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : | Laisser un commentaire

Nokia ye Kampuni ya Tekinologiya Esinga Obuggumivu mu Nsi Yonna

Bannabyabutale aba Dow Jones balonze Nokia nga kampuni esinga obuggumivu mu kutangaaza kwabwe okwomwaka 2009/2010. Oluvannyuma lwokukulembera e Bulaaya okumala emyaka egiwera, Nokia efuuliddwa “Kampuni ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : , | Laisser un commentaire

Kalimagezi eri Afirika: IBM ne Canonical Begasse

IBM yegasse ne Canonical okukendeeza ku bbeeyi ya bu kompyuta obutono obuyitibwa netbooks. Basuubira okukozesa enkwaso eziri ku yintanenti okukendeeza ebbeeyi ya sofutiweya wamu nebitundu ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : , , | Laisser un commentaire

South Africa Etongozza Satelayiti Ey’okubiri

Sabiiti ewedde, South Africa yatongoza satelayiti yaayo eyokubiri, ku luno nga eva Baikonur mu Kazakhstan. Nga ogasseeko okulondoola eby’obulimi wamu n’enkola yebyentabula, satelayiti eno ejjakulondoola ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : , | Laisser un commentaire

Bannamawulire Begasse Okulwanirira Serumaga

Obwegugungo obwaaliwo e Kampala gye buvuddeko bweyongedde okusajjuka. Ekibiina ekigatta bannamawulire mu Kenya kiwandiise ekibaluwa ky’olwaatu ku lwa munnamawulire Kalundi Serumaga eyakwatibwa mu biseera by’amasattira ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : , | 2 commentaires

Obutabanguko mu Kampala, Abatuuze Beyunira Twitter

Tujjukira ebyaaliwo ku lwokuna lwa wiiki ewedde obusambattuko bwe bwabalukawo mu kibuga kyaffe ekikulu Kampala. Bwoba nga obeera wabweeru wa Uganda, oyinza okuba nga tewamanya ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : | Commentaires fermés

Enkwaaso ya ADM Eyitiddwa Congo, Tetwagala Ntalo

AMD nga be bamu ku basinga okukola obuuma okubeera enkwaaso z’okukozesa mu kalimagezi (chip) bakozeeyo ka chip akapya ke bayise Congo. Ka kompyuta akatono akaasooka ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : , | Commentaires fermés

eBillme, Enkola Erinze Okusibwaawo nga Eringa PayPal

Katweyongereyo n’emboozi yaffe ku bintu ebiyinza okudda mu kifo kya PayPal mu Afirika yaffe. eBillme nkola mpya eyatongozebwa mu Amerika, nga esobozesa abantu abatalina kaadi ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : | Laisser un commentaire

Ddala Afirika Yetaaga Yintanenti?

Lepetitnegre abuuza, nga bwanokolayo nti, wadde nga ebitundu ebisinga mu nsi bitwaala ekyokuba ne yintanenti nga eddembe ly’obwebange, mu Afirika kino kikyaali kirooto. Emikutu tegiriiwo, ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : | 1 commentaire

GLO-1 Egguse e Nigeria: Mukutu Gwakubiri Okutuuka e Bugwanjuba bwa Afirika

Gyebuvuddeko, GLO-1 omukutu gwa waya eva e Bungereza okutuuka e Nigeria nga ya buwanvu bwa kilo mita 9,800, era nga y’esoose okukolebwa kampuni kin’omu, gwatuuse ...
Publié dans Luganda | Mots-clefs : | Commentaires fermés